Poliisi ekubye omuka ogubalagala mu bawagizi b’ekibiina ki NUP ababadde bali mukusaggula obuwagizi omulundi ogusembayo wakati mu kalulu ka Kawempe North akabindabinda.
Wabula kino tekibalobedde kukuba lukungaana lwaabwe olusembayo olubadde ku kisaawe e Komamboga .Okulonda kuno kusuubirwa okubaawo ku lw’okuna lwa wiiki eno.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda