MENU

Fun & Interesting

Abazannya ekigwo ky’omukasooto bafunye ‘ring’ enzungu ne bawaga

Akawungeezi 41,206 5 days ago
Video Not Working? Fix It Now

Bannayuganda abaatandikawo ekigwo ekizungu kye baatuuma soft ground wrestling olw’okubanga bakizannyira mu ttaka erigonda oba ettosi, kyaddaaki baafunye RING ey’omulembe omuzannyirwa egigwo guno. Olunaku lw’eggulo lwe baasoose okulwanira ku RING eno ku kitebe kyabwe ekisangibwa mu Kirangira e Mukono. Kati baagala kutandika kutambuza muzannyo guno okwetooloola eggwanga lyonna nga balaga ebitone byabwe.PATRICK SSENYONDO yabaddeyo okutuwa emboozi eno. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda

Comment