Olwaleero, akakiiko k'ebyokulonda lwe kakommekkerezza okusunsula abagenda okuvuganya mu kujjuza ekifo ky'omubaka wa Kawempe North mu palamenti.Ku basunsuddwa olwaleero kubaddeko munna - NRM, Farida Nambi, Henry Kasakya Mubiru owa Dp , Muhamood Mutazindwa ow'ekisinde ki PFF, ne Ismael Musiitwa owa Peoples Progressive Party.Ye Hamza Ddamulira omuyizi ku ttendekero lya Metropolitan University tawandisiiddwa olw'obutabeera na nsimbi nga n'empapula z'obuyigirize zibadde tezimatiza.BAKER SSENYONGA MULINDE asiibye Kawempe kaabituwe.#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda